Skip to main content

Urim Books USA

Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)

No reviews yet
Product Code: 9791126305568
ISBN13: 9791126305568
Condition: New
$13.55

Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)

$13.55
 

Abakristaayo bafuna eddembe bwe bagenda babala ebibala eby'Omwoyo Omutukuvu, nga mu byo tewali mateeka.

Buli muntu yenna alina okugoberera amateeka n'ebiragiro mu mbeera yonna gyabeeramu. Bwe bawulira nti amateeka gano galinga enjegere ezibasiba, bajja kuzitoowererwa n'okuba mu bulumi. Era olw'okuba bawulira omugugu ne basalawo okugoberera okwegomba kw'ensi, eryo si ddembe. Nga bamaze okwetaba mu bintu ng'ebyo, bajja kusigaza kwenyumiriza mw'ebyo bye batuuseeko, era ekinaavaamu bagwe mu kufa okw'olubeerera okubalindiridde.
Eddembe erya nnamaddala kwe kuteebwa okuva mu kufa okw'olubeerera n'okuva mu maziga gonna, ennaku, n'obulumi. Era kwe kufuga embala eyasooka etuwa ebintu eby'ekika ekyo n'okufuna amaanyi okubifuga. Katonda kwagala tayagala tuboneebone mu ngeri yonna, era olw'ensonga eno Yawandiika mu Bayibuli engeri y'okweyagalira mu bulamu obutaggwaawo ne ddembe erya ddala.

...




Author: Lee Jaerock
Publisher: Urim Books USA
Publication Date: 43873
Number of Pages: 226 pages
Binding: Religion
ISBN-10:
ISBN-13: 9791126305568
 

Customer Reviews

This product hasn't received any reviews yet. Be the first to review this product!

Faster Shipping

Delivery in 3-8 days

Easy Returns

14 days returns

Discount upto 30%

Monthly discount on books

Outstanding Customer Service

Support 24 hours a day