Wadde omuwendo gw'abantu abafa gwali mungi olw'omusujja n'enjala, Abayudaaya tebalemwa kufiirwa kukkiriza kwabwe okw'amaanyi n'ebiruubirirwa wabula baatandika okuzimba kibbutz (nga kye kifo awakolerwa mu Israel, gamba nga ekkolero oba ennimiro, abakozi we babeerera awamu era ne bagabana obuvunaanyizibwa bwabwe n'ensimbi). Nga Theodor Herzl, eyatandikawo kaweefube w'okuzzaawo eggwanga ly'Abayudaaya, bwe yagamba nti, "Bw'oba okyagala, tekiba kirooto," okuzaawo kwa Isiraeri n'ekufuuka ekintu ekya ddala ekikwatikako.
Author: Jaerock Lee |
Publisher: Urim Books USA |
Publication Date: Aug 20, 2024 |
Number of Pages: 190 pages |
Binding: Paperback or Softback |
ISBN-10: NA |
ISBN-13: 9791126313778 |