Nnalina endwadde nnyingi nnyo okumala emyaka musanvu, era yali embeera nga sirina bwe ngivaamu. Naye olw'ekisa kya Katonda nnawonyezebwa endwadde zange zonna era ne ntandika okutambulira mu bulamu Obw'ekikristaayo. Mu kiseera ekyo n'alina ekiruubirirwa. Nnali njagala nfuuke omukadde w'ekkanisa omulungi ennyo oyo asobola okuyamba abaavu n'abantu abatali bulungi era nkole emirimu gy'obu minsane okusobola okusasula ekisa kya Katonda. Naye, Katonda yampita okuba omusumba era n'ampa obuvunaanyizibwa okubuulira enjiri eri abantu bonna.
Author: Jaerock Lee |
Publisher: Urim Books USA |
Publication Date: 45528 |
Number of Pages: 306 pages |
Binding: Religion |
ISBN-10: |
ISBN-13: 9791126313792 |